1 Samuel 15:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale lwaki tewawuliriza ddoboozi lya Mukama, ate ggwe n'odda ku munyago, n'okola ekibi mu maaso g'Omukama?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki tewagondedde ddoboozi lya Mukama? Lwaki mwalulunkanidde omunyago ne mukola ekibi mu maaso ga Mukama?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kiki nno ekyakulobera okugondera eddoboozi lya Mukama, naye n'ogwa ku munyago, n'okola ekibi ekyanyiza Mukama?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kiki ekyakulobera okugondera eddoboozi lya Mukama, n'ogwa ku munyago, n'okola ekibi ekinyiiza Mukama?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kiki nno ekyakulobera okugondera eddoboozi lya Mukama, naye n'ogwa ku munyago, n'okola ebyali ebibi mu maaso ga Mukama?