1 Samuel 15:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno nkwegayiridde, nsonyiwa ekibi kyange, tuddeyo ffembi, nsinze Omukama.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano nkusaba, osonyiwe ekibi kyange, okomewo nange nsobole okusinza Mukama.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno kaakano, nkwegayiridde, sonyiwa ekibi kyange, tuddeyo ffembi nsinze Mukama nate.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kaakano nkwegayiridde, nsonyiwa ekibi kyange, tuddeyo ffembi nsinze Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno kaakano, nkwegayiridde, sonyiwa ekibi kyange, okyukire wamu nange nate nsinze Mukama.