1 Samuel 15:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli bwe yakyuka agende, Sawulo n'akwata omukugiro gw'omunagiro gwe, ne guyulika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Samwiri bwe yakyuka okugenda, Sawulo n’akwata ekirenge ky’ekyambalo kye, ne kiyulika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Samwiri bwe yakyuka okugenda, Sawulo n'akwata ekirenge ky'ekyambalo kye ne kiyulika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Samweli bwe yakyuka okugenda, Sawulo n'amukwata ekirenge ky'ekyambalo, ne kiyulika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Samwiri bwe yakyuka okugenda, n'akwata ekirenge ky'ekyambalo kye ne kiyulika.