1 Samuel 15:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli n'addayo ne Sawulo; Sawulo n'asinza Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Samwiri n’addayo ne Sawulo, Sawulo n’asinza Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Samwiri n'addayo nate ne Sawulo; Sawulo n'asinza Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Samweli n'addayo ne Sawulo, n'asinza Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Samwiri n'akyuka nate okugoberera Sawulo; Sawulo n'asinza Mukama.