1 Samuel 16:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo n'agamba abaweereza be nti: “Munnoonyeze amanyi okusuna obulungi ennanga, mumundeetere.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Sawulo n’alagira abaweereza be nti, “Munfunireyo omuntu asobola okukuba entongooli obulungi, mumundeetere.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo n'agamba abaddu be nti, “Munfunire nno omusajja ayinza okukuba obulungi ennanga mumundeetere.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo n'agamba abaweereza be nti: “Munfunire nno omuntu ayinza okukuba obulungi ennanga, mumundeetere.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo n'agamba abaddu be nti Mundabire nno omusajja ayinza okukuba obulungi mumundeetere.