1 Samuel 16:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yesse n'ayita Abinadabu, n'amuyisa mu maaso ga Samweli. Samweli n'agamba nti: “N'ono Omukama tamulonze.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yese n’ayita Abinadaabu, n’amuyisa mu maaso ga Samwiri. Naye Samwiri n’ayogera nti, “Oyo naye Mukama si gw’alonze.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yese n'alyoka ayita Abinadaabu n'amuyisa mu maaso ga Samwiri. Samwiri n'ayogera nti, “Era n'oyo Mukama tamulonze.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesse n'ayita Abinadabu, n'amuyisa mu maaso ga Samweli. Samweli n'agamba nti: “Era n'oyo Mukama tamulonze.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yese n’alyoka ayita Abinadaabu n'amuyisa mu maaso ga Samwiri. N'ayogera nti So n'oyo Mukama tamulonze.