1 Samuel 17:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi ye yali asembayo. Abasatu abakulu baagoberera Sawulo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi ye yali omuto. Abasatu ne bagenda ne Sawulo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi ye yali asembayo obuto. Bakulu be abo abasatu (3) bali baagoberedde Sawulo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi ye yali asembayo obuto. Bakulu be abo abasatu, be baagoberera Sawulo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Dawudi ye yali omuto: n'abakulu abasatu ne bagoberera Sawulo.