1 Samuel 17:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baali ne Sawulo n'abasajja ba Yisirayeli bonna nga balwana n'Abafilisitiini mu Kiwonvu Ela.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bali ne Sawulo n’abasajja ba Isirayiri bonna mu kiwonvu Era, balwana n’Abafirisuuti.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo ne baganda bo, n'Abaisiraeri bonna, baali mu lutalo mu kiwonvu ky'e Era, balwanyisa Abafirisuuti.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo ne baganda bo, n'Abayisirayeli bonna, bali mu lutalo mu kiwonvu ky'e Ela balwanyisa Abafilistiya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Sawulo nabo abasajja bonna aba Isiraeri baali mu kiwonvu Era nga balwana n'Abafirisuuti.