1 Samuel 17:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayisirayeli bonna bwe baalaba omusajja, ne babadduka nga batidde nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayisirayiri bwe baalaba omusajja ne batya ne bamudduka mu kutya okw’ekitalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abasajja bonna aba Isiraeri bwe baalaba omusajja ne batya nnyo ne badduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abasajja bonna Abayisirayeli bwe baalaba omusajja, ne batya nnyo, ne bamudduka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abasajja bonna aba Isiraeri bwe baalaba omusajja ne bamudduka ne batya nnyo.