1 Samuel 17:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebigambo Dawudi bye yayogera ne bituuka ewa Sawulo, n'abiwulira, n'atumya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo Dawudi bye yayogera byawulirwa ne bituusibwa eri Sawulo; Sawulo n’amutumya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaawulira ebigambo Dawudi bye yayogera, ne babibuulira Sawulo, Sawulo n'amutumya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaawulira ebigambo Dawudi bye yayogera, ne babibuulira Sawulo, Sawulo n'amutumya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ebigambo bwe byawulirwa Dawudi bye yayogera ne babyogerera mu maaso ga Sawulo; n'amutumya.