1 Samuel 17:53 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayisirayeli bwe baakomawo okuva mu kuwondera Abafilisitiini ne banyagulula olusiisira lwabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayisirayiri bwe baakomawo okuva mu kugoberera Abafirisuuti, ne banyaga olusiisira lw’Abafirisuuti.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Isiraeri ne baleka okuwondera Abafirisuuti ne bakomawo ne banyaga olusiisira lwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli bwe baakomawo nga bava okuwondera Abafilistiya, ne banyaga ebintu mu lusiisira lw'Abafilistiya abo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri ne baleka okugoberera Abafirisuuti ne bakomawo ne banyaga olusiisira lwabwe.