1 Samuel 17:56 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'agamba nti: “Buuliriza, ozuule omulenzi oyo mutabani w'ani?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka n’ayogera nti, “Genda onoonyereze bazadde b’omuvubuka oyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'ayogera nti, “Buuliriza omanye kitaawe w'omuvubuka oyo bw'ali.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'agamba nti: “Buuliriza, omanye kitaawe w'omuvubaka oyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'ayogera nti Buuza kitaawe w'omuvubuka oyo bw'ali.