1 Samuel 17:58 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo n'amugamba nti: “Muvubuka, oli mutabani w'ani?” Dawudi n'addamu nti: “Ndi mutabani wa muweereza wo Yesse ow'e Beteleemu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawulo n’amubuuza nti, “Muvubuka, oli mwana w’ani?” Dawudi n’amuddamu nti, “Ndi mutabani wa muddu wo Yese Omubesirekemu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo n'amubuuza nti, “Ggwe oli mwana w'ani, mulenzi ggwe?” Dawudi n'addamu nti, “Nze ndi mwana wa muddu wo Yese Omubesirekemu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo n'amubuuza nti: “Muvubuka, oli mutabani w'ani?” Dawudi n'amuddamu nti: “Ndi mutabani wa muweereza wo Yesse ow'e Betilehemu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo n'amugamba nti Ggwe oli mwana w'ani, mulenzi ggwe? Dawudi n'addamu nti Nze ndi mwana wa muddu wo Yese Omubesirekemu.