1 Samuel 18:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo bwe yalaba nga Dawudi wa mukisa nnyo, n'atandika okumutya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Sawulo bwe yalaba Dawudi ng’afuna emikisa, n’amutya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Sawulo bwe yalaba ng'ayisa n'amagezi mangi nnyo, neyeyongera okumutya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo bwe yalaba nga Dawudi byonna by'akola, abikola na magezi mangi nnyo, ne yeeyongera okumutya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Sawulo bwe yalaba ng'ayisa n'amagezi mangi nnyo, n'amutekemukira.