1 Samuel 18:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Yisirayeli yenna ne Yuda baayagalanga Dawudi, kubanga yabakulemberanga mu ntabaalo zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Isirayiri yenna ne Yuda ne baagala Dawudi, kubanga yakulemberanga bulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Isiraeri yenna ne Yuda ne bagala nnyo Dawudi; kubanga yali mukulembeze mulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abantu bonna mu Yisirayeli ne mu Buyudaaya, ne baagala Dawudi, kubanga yali mukulembeze mulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Isiraeri yenna ne Yuda ne bamwagala Dawudi; kubanga yafulumanga n'ayingira mu maaso gaabwe.