1 Samuel 18:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo bwe yalaba nti Omukama ali ne Dawudi, nga ne Mikali muwala we ayagala Dawudi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Sawulo bwe yategeera nga Mukama ali wamu ne Dawudi, ate nga ne muwala we Mikali ayagala Dawudi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo n'alaba n'ategeera nga Mukama ali wamu ne Dawudi; ne Mikali muwala wa Sawulo n'ayagala nnyo Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo n'alaba era n'ategeera nga Mukama yali wamu ne Dawudi, era nga Mikali muwala we, yali ayagala Dawudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo n'alaba n'ategeera nga Mukama ali ne Dawudi; ne Mikali muwala wa Sawulo n'amwagala.