1 Samuel 18:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yonatani n'akola ne Dawudi endagaano, anti yali amwagala nga bwe yeeyagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yonasaani n’atta omukago ne Dawudi kubanga yamwagala nnyo nga bwe yali yeeyagala yekka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yonasaani ne Dawudi ne balagaana endagaano kubanga Yonasaani yamwagala nga bweyeyagala yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yonataani n'atta omukago ne Dawudi, kubanga yamwagala nga bwe yeeyagala yennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yonasaani ne Dawudi ne balagaana endagaano kubanga yamwagala ng'emmeeme ye ye.