1 Samuel 18:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baazinanga nga bwe bayimba nti: “Sawulo asse enkumi ze, ne Dawudi obukumi bwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baazinanga ate nga bwe bayimba nti, “Sawulo asse enkumi ze Dawudi n’atta emitwalo gye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakazi ne bayimba nga bagamba nti, “Sawulo asse enkumi ze, Ne Dawudi obukumi bwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kusanyuka okungi bwe kutyo, abakazi ne bayimba nti: “Sawulo yatta nkumi, sso Dawudi mitwalo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakazi ne bayimbiragana nga bazannya ne boogera nti Sawulo asse enkumi ze, Ne Dawudi obukumi bwe.