1 Samuel 19:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mikali n'amuyisa mu ddirisa; Dawudi n'adduka n'awona.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mikali n’assiza Dawudi mu ddirisa, n’adduka n’agenda ne yeekweka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mikali n'assiza Dawudi mu ddirisa; n'adduka n'awona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mikali n'assiza Dawudi mu ddirisa, Dawudi n'adduka n'awona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mikali n'assiza Dawudi mu ddirisa: n'agenda n'adduka n'awona.