1 Samuel 19:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo n'awuliriza Yonatani kye yali amugambye, n'alayira nti: “Mazima Omukama nga mulamu, tajja kuttibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawulo n’awuliriza Yonasaani, era n’amulayirira ng’agamba nti, “ Mukama nga bw’ali omulamu, Dawudi tajja kuttibwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo n'akkiriza ebigambo bya Yonasaani bye yamugamba; Sawulo n'alayira nti, “Mukama nga bwali omulamu, Dawudi tattibwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo n'assa omwoyo ku bigambo bya Yonataani, era n'alayira nti: “Mukama nga bw'ali omulamu, Dawudi tajja kuttibwa!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo n'awulira eddoboozi lya Yonasaani: Sawulo n'alayira nti Mukama nga bwali omulamu, talittibwa.