1 Samuel 2:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Elukana n'addayo ewaabwe e Rama. Ye omwana yaweerezanga mu maaso g'Omukama, mu maaso ga Eli kabona.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Erukaana n’addayo ewuwe e Lama, naye omwana n’asigala ng’aweereza Mukama Katonda, ng’alabirirwa Eri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Erukaana n'addayo ewuwe e Lama. Omwana n'asigala ng'aweereza Mukama nga alabirirwa Eri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Elukaana n'addayo ewuwe e Raama. Omwana n'asigala ng'aweereza Mukama, ng'alabirirwa Eli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Erukaana n'agenda e Lama mu nnyumba ye. Omwana n'aweereza Mukama mu maaso ga Eri kabona.