1 Samuel 2:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibi ky'abavubuka ne kiba kinene nnyo mu maaso g'Omukama, kubanga baanyomoolanga ebyaweerezebwanga Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibi ky’abavubuka abo ne kiba kinene nnyo mu maaso ga Mukama, kubanga baanyoomanga ekiweebwayo kya Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibi ky'abalenzi abo ne kiba kinene nnyo mu maaso ga Mukama, kubanga abantu baatamwa okuwaayo ekiweebwayo eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibi ky'abalenzi abo ne kiba kinene nnyo mu maaso ga Mukama, kubanga abantu baatamwa ekiweebwayo eri Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekibi eky'abalenzi abo ne kiba kinene nnyo mu maaso ga Mukama: kubanga abantu ne batamwa ekiweebwayo eri Mukama.