1 Samuel 2:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nedda, baana bange; bye mpulira ebigenda byogerwa mu bantu b'Omukama si birungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nedda, baana bange; ebigambo bye mpulira ebisaasaana mu bantu ba Mukama si birungi n’akatono.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nedda, baana bange; kubanga bye mpulira si birungi n'akatono: mwonoonyeseza abantu ba Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nedda, baana bange. Ebigambo bye mpulira, si birungi. Abantu ba Mukama mubaleetera okukola ekibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nedda, baana bange; kubanga bye mpulira si birungi n'akatono: mwonoonyesa eggwanga lya Mukama.