1 Samuel 20:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama y'aba abeera omujulirwa emirembe gyonna wakati wange naawe ow'ebigambo bye twogedde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne ku bigambo bye twayogerako, Mukama abeere naffe ennaku zonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku kigambo ekyo kye twogeddeko, nze naawe, Mukama oyo, ye mujulirwa wakati wo nange ennaku zonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku kigambo ekyo kye twogeddeko, nze naawe, Mukama oyo, ye mujulirwa wakati wo nange ennaku zonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ekigambo ekyo kye twayogerako ggwe nange, laba, Mukama ali wakati wo nange ennaku zonna.