1 Samuel 20:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yonatani n'ayanukula Sawulo kitaawe nti: “Lwaki wa kufa? Kiki ky'akoze?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yonasaani n’addamu kitaawe Sawulo nti, “Kiki ekimugwanyiza okuttibwa? Akoze ki?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yonasaani n'addamu Sawulo kitaawe n'amugamba nti, “Kiki ekimussa? Akoze ki?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yonataani n'addamu Sawulo kitaawe nti: “Lwaki attibwa? Akoze ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yonasaani n'addamu Sawulo kitaawe n'amugamba nti Ekinaaba kimussa kiki? akoze ki? Sawulo n'akasuka effumu lye okumufumita: Yonasaani kwe yategeerera kitaawe ng'amaliridde okutta Dawudi.