1 Samuel 20:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akalenzi tekaategeera kyagendererwa; Yonatani ne Dawudi bokka be baali bakimanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye akalenzi ne katabaako kye kategeera. Yonasaani ne Dawudi bokka be baamanya enteekateeka eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omulenzi teyaliiko kye yategeera; Yonasaani ne Dawudi bokka be baamanya ekyama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omulenzi teyaliiko kye yamanya. Yonataani ne Dawudi bokka be baakimanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omulenzi teyaliiko kye yategeera: Yonasaani ne Dawudi bokka be baamanya ekigambo.