1 Samuel 20:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yonatani n'agamba Dawudi nti: “Buli ky'oyagala nzija kukikukolera.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yonasaani n’agamba Dawudi nti, “Buli ky’oyagala nkukolere, nnaakikukolera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yonasaani n'alyoka agamba Dawudi nti, “Buli kintu kyonna emmeeme yo ky'eyagala okukikukolera nzijja kukikukolera.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yonataani n'agamba Dawudi nti: “Buli kyonna ky'oyagala, nja kukikukolera.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yonasaani n'alyoka agamba Dawudi nti Buli kintu emmeeme yo ky'eyagala kyonna okukola ndikukolera.