1 Samuel 21:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'agamba Akimeleki kabona nti: “Kabaka yantumye omulimu, n'agamba nti: ‘Tewabaawo amanya kantu ku ebyo bye nkutumidde, n'ebiragiro bye nkuwadde.’ Bo abasajja bange nabagambye mbasisinkane mu kifo ekimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno kiki ky’olina wo? Mpaayo emigaati etaano, oba kyonna ky’olinawo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olinawo ki eky'okulya? Mpaayo emigaati etaano (5), oba ekirala kyonna ekiriwo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano olinawo ki ekyokulya? Mpaayo emigaati etaano, oba ekirala kyonna ekiriwo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno kiki ekiri wansi w'omukono gwo? mpa emigaati etaano mu mukono gwange oba kyonna ekiriwo.