1 Samuel 22:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo n'agamba nti: “Mutabani wa Akitubu, wulira.” Ye n'ayanukula nti: “Ndi wano, ssebo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawulo n’ayogera nti, “Wuliriza kaakano, mutabani wa Akitubu.” N’addamu nti, “Mpuliriza mukama wange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo n'ayogera nti, “Wulira nno, ggwe mutabani wa Akitubu.” N'addamu nti, “Nze nzuuno, mukama wange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo n'agamba nti: “Wulira ggwe mutabani wa Ahituubu!” N'amuddamu nti: “Nzuuno, mukama wange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo n'ayogera nti Wulira nno, ggwe mutabani wa Akitubu. N'addamu nti Nze nzuuno, mukama wange.