1 Samuel 22:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'amugamba nti: “Oli wa kufa, Akimeleki, ggwe n'ennyumba ya kitaawo yonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kabaka n’ayogera nti, “Mazima tooleme kufa, ggwe Akimereki, n’ennyumba ya kitaawo yonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'ayogera nti, “Tooleme kufa, Akimereki, ggwe n'ennyumba ya kitaawo yonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'agamba nti: “Ahimeleki, ggwe n'ab'ennyumba ya kitaawo bonna, muteekwa okufa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka n'ayogera nti Tooleme kufa, Akimereki, ggwe n'ennyumba ya kitaawo yonna,