1 Samuel 22:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwana omu owa Akimeleki, mutabani wa Akitubu, gwe bayita Abiyatari, ye yasumattuka, n'addukira eri Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Abiyasaali omu ku batabani ba Akimereki, muzzukulu wa Akitubu n’awona n’addukira eri Dawudi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omwana omu owa Akimereki, mutabani wa Akitubu, erinnya lye Abiyasaali, n'awona n'adduka ne yeegatta ku Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Abiyataari, omu ku batabani ba Ahimeleki, era muzzukulu wa Ahituubu n'adduka, n'agenda yeegatta ku Dawudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omwana omu owa Akimereki, mutabani wa Akitubu, erinnya lye Abiyasaali, n'awona n'adduka okugoberera Dawudi.