1 Samuel 23:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo n'agamba nti: “Omukama abawe omukisa kubanga mulumiddwa wamu nange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sawulo n’abaddamu nti, “ Mukama abawe omukisa, olw’okunkwatirwa ekisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo n'ayogera nti, “Muweebwe Mukama omukisa; kubanga munsaasidde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo n'agamba nti: “Nga bwe munkwatiddwa ekisa, Mukama abawe omukisa olw'okunkwatirwa ekisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sawulo n'ayogera nti Muweebwe Mukama omukisa; kubanga munsaasidde.