1 Samuel 23:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kadde ako omubaka n'ajja eri Sawulo n'agamba nti: “Yanguwa, jjangu, kubanga Abafilisitiini bazinze ensi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne wajja omubaka eri Sawulo ng’agamba nti, “Yanguwako! Abafirisuuti balumbye ensi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ne wajja omubaka eri Sawulo, n'agamba nti, “Yanguwa ojje, kubanga Abafirisuuti balumbye ensi yo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ne wajja omubaka eri Sawulo, n'agamba nti: “Yanguwa ojje, kubanga Abafilistiya balumbye ensi yo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne wajja omubaka eri Sawulo ng'ayogera nti Yanguwako ojje; kubanga Abafirisuuti bakwekwese mu nsi.