1 Samuel 23:29 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’avaayo n’agenda n’abeera mu bifo ebya Engedi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'avaayo n'agenda ne yeekweka mu bigo ebya Engedi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'avaayo, n'ayambuka, n'abeera mu mpuku z'e Engedi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'avaayo n'ayambuka n'abeera mu bigo ebya Engedi.