1 Samuel 23:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abiyatari, mutabani wa Akimeleki bwe yaddukira ewa Dawudi e Keyila, efodi yali azze nayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro ebyo Abiyasaali mutabani wa Akimereki bwe yaddukira eri Dawudi e Keyira, yagenda ne kkanzu ey’obwakabona eyitibwa efodi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka, Abiyasaali mutabani wa Akimereki bwe yadduka okwegatta ku Dawudi e Keyira, yagenda ne kkanzu ey'obwakabona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abiyataari mutabani wa Ahimeleki bwe yadduka ne yeegatta ku Dawudi, yagenda ne efodi e Keyila.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, Abiyasaali mutabani wa Akimereki bwe yadduka eri Dawudi e Keyira, yaserengeta ng'alina ekkanzu mu mukono gwe.