1 Samuel 23:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi bwe yakimanya nti Sawulo ategeka okumuzinda, n'agamba Abiyatari kabona nti: “Ggyayo efodi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’ategeera nga Sawulo ateekateeka okumukola akabi, n’agamba Abiyasaali kabona nti, “Leeta ekkanzu ey’obwakabona eyitibwa efodi wano.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi bw'eyategeera nti Sawulo ayagala kumutta; n'agamba Abiyasaali kabona nti, “Leeta wano ekkanzu ey'obwakabona.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi bwe yamanya nti Sawulo ateekateeka okumukolako akabi, n'agamba Abiyataari kabona nti: “Leeta wano efodi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'ategeera Sawulo ng'amwagaliza akabi; n'agamba Abiyasaali kabona nti Leeta wano ekkanzu.