1 Samuel 24:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba Dawudi nti: “Obadde mutuukirivu okunsinga; ggwe ompisizza bulungi, naye nze nkuyisizza bubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leero ontegeezezza bw’onkoze obulungi, bw’otanzise ate nga Mukama yampaddeyo mu mukono gwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era oyatudde leero bw'onkoze obulungi, kubanga Mukama angabudde mu mukono gwo n'otonzita.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era olwaleero olagidde ddala bw'ompisizza obulungi, kubanga tonzise, nga Mukama angabudde mu mikono gyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oyatudde leero bw'onkoze obulungi: kuba Mukama ng'angabudde mu mukono gwo n'otonzita.