1 Samuel 25:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaweereza ba Dawudi ne bafunyamu, ne baddayo; bwe baakomawo, ne bamubuulira byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abasajja ba Dawudi ne bakyuka ne baddayo ne bamutegeeza buli kigambo nga bwe bategeezebbwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abalenzi ba Dawudi ne bakyuka ne bakwata ekkubo ne baddayo ne bamubuulira ebigambo ebyo byonna nga bwe bibadde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abavubuka ba Dawudi ne bakyuka ne baddayo, ne bamubuulira ng'ebyo byonna bwe bibadde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abalenzi ba Dawudi ne bakyuka ne bakwata ekkubo ne baddayo ne bajja ne bamubuulira ng'ebigambo ebyo byonna bwe biri.