1 Samuel 25:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennaku zonna baali kigo kyaffe ekiro n'emisana lwe twali tulundira amagana eyo gye baali mu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baaberanga ng’ekisenge okutwetooloola emisana n’ekiro, ekiseera kyonna kye twamala nabo nga tulunda endiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
baabanga bbugwe gyetuli emisana n'ekiro ekiseera kyonna kye twamala nabo nga tulunda endiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baatukuumanga emisana n'ekiro ebbanga lyonna lye twabeera nabo, nga tulunda endiga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
baabanga bbugwe gye tuli emisana n'ekiro ekiseera kyonna kye twamala nabo nga tulunda endiga.