1 Samuel 25:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno ekirabo kino omuzaana wo ky'aleetedde mukama wange kkiriza kiweebwe abaweereza abagoberera mukama wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era n’ekirabo kino omuweereza wo ky’aleetedde mukama wange kiweebwe abavubuka abatambula ne mukama wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno ekirabo kino omuzaana wo ky'akuleetedde kiweebwe abalenzi abakugoberera mukama wange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kaakano mukama wange, ekirabo kino nze omuweereza wo kye nkuleetedde, kiweebwe abavubuka abakugoberera, mukama wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nno ekirabo kino omuzaana wo ky'aleetedde mukama wange, kiweebwe abalenzi abagoberera mukama wange.