1 Samuel 25:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waayitawo ennaku kkumi, Omukama n'akuba Nabali, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’ennaku nga kkumi, Nabali n’afa ekikutuko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennaku nga ziyiseewo nga kkumi (10), Mukama n'akuba Nabali; Nabali n'afa
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe waayitawo ennaku kkumi, Mukama n'akuba Nabali, Nabali n'afa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka ennaku nga kkumi nga ziyiseewo, Mukama n'alwaza Nabali n'afa.