1 Samuel 25:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi mu ddungu bwe yawulira nga Nabali amwa endiga ze ebyoya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nabali yali ng’asala ebyoya by’endiga ze, Dawudi n’akiwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi bwe yali mu ddungu n'awulira nga Nabali yali asala ebyoya by'endiga ze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi bwe yali mu ddungu, n'awulira nti Nabali yali asala ebyoya by'endiga ze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'awulira mu ddungu Nabali ng'asala ebyoya by'endiga ze.