1 Samuel 25:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo n'addira Mikali muwala we, mukazi wa Dawudi, n'amuwa Paluti mutabani wa Layisi, eyali ow'e Gallimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka Sawulo yali agabidde muwala we Mikali, eyali mukyala wa Dawudi, Paluti mutabani wa Layisi ow’e Galimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sawulo yali agabye muwala we Mikali, eyali muka Dawudi, ng'amuwadde Paluti mutabani wa Layisi, ow'e Galimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo yali agabye muwala we Mikali, eyali muka Dawudi, ng'amuwadde Paluti mutabani wa Layisi, ow'e Gallimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Sawulo yali awadde Mikali muwala we, mukazi wa Dawudi, Paluti mutabani wa Layisi ow'e Galimu.