1 Samuel 25:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muganda wange mumugambe nti: ‘Emirembe gibeere ku ggwe. Emirembe gibeere ku nnyumba yo. Emirembe gibeere ku byonna by'olina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumugambe nti, Emirembe gibeere ku ggwe n’ennyumba yo, ne ku bintu byo byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era mukumulamusa mumuŋŋambire nti, ‘Emirembe gibeere gy'oli, ne ku nnyumba yo, era ne ku byonna by'olina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mu kumulamusa, mumuŋŋambire nti: ‘Emirembe gibe ku ggwe, ne ku b'omu nnyumba yo, ne ku byonna by'olina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era bwe mutyo bwe muba mugamba oyo atuula ng'alaba (omukisa) nti Emirembe gibeere gy'oli, era emirembe gibeere ku nnyumba yo, era emirembe gibeere ku byonna by'olina.