1 Samuel 26:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'ayanukula n'agamba nti: “Effumu lya kabaka liirino; omu ku baweereza asomoke ajje alitwale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’addamu nti, “Effumu lya kabaka liirino. Tuma omu ku bavubuka bo ajje aliddukire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'addamu n'agamba nti, “Effumu lyo lirino, ayi kabaka! tuma omu ku balenzi bo aliddukire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'addamu nti: “Effumu lyo liirino, ayi kabaka! Omu ku bavubuka ajje alinone.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'addamu n'ayogera nti Laba effumu, ai kabaka! kale omu ku balenzi ajje aliddukire.