1 Samuel 27:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo bwe baamubuulira nti Dawudi addukidde mu Gati, teyayongera kumunoonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Sawulo bwe yategeezebwa nga Dawudi yaddukira e Gaasi n’alekeraawo okumunoonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne babuulira Sawulo nga Dawudi yaddukira e Gaasi, n'atamunoonya nate.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo bwe yawulira nti Dawudi addukidde e Gaati, eby'okumunoonya n'abivaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babuulira Sawulo nga Dawudi yaddukira e Gaasi: n'atamunoonya nate.