1 Samuel 27:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi yamala mu nsi y'Abafilisitiini omwaka mulamba n'emyezi ena.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’abeera mu nsi ey’Abafirisuuti okumala omwaka gumu n’emyezi ena.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi nnamala mu nsi y'Abafirisuuti omwaka mulamba ko emyezi ena.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'abeera mu Filistiya okumala omwaka gumu n'emyezi ena.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omuwendo gw'ennaku Dawudi ze yamala mu nsi ey'Abafirisuuti gwali mwaka mulamba ko emyezi ena.