1 Samuel 28:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sawulo bwe yalaba ensiisira z'Abafilisitiini, n'atya, n'atengera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Sawulo bwe yalaba eggye ery’Abafirisuuti, n’atya, emmeeme n’emutyemuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Sawulo bwe yalaba eggye ly'Abafirisuuti, n'atya, omwoyo gwe ne gukankana nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sawulo bwe yalaba eggye ly'Abafilistiya, n'atya n'akankana nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Sawulo bwe yalaba eggye ly'Abafirisuuti, n'atya, omwoyo gwe ne gukankana nnyo: