1 Samuel 3:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eli n'ayita Samweli nti: “Samweli mwana wange,” ye n'ayitaba nti: “Nzuuno.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye Eri n’amuyita n’amugamba nti, “Samwiri, mwana wange.” N’addamu nti, “Nze nzuuno.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Eri n'ayita Samwiri n'ayogera nti, “Samwiri, mwana wange.” Samwiri n'addamu nti, “Nze nzuuno.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Eli n'ayita Samweli n'amugamba nti: “Samweli, mwana wange!” Samweli n'ayitaba nti: “Wangi ssebo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eri n'ayita Samwiri n'ayogera nti Samwiri, mwana wange. N'ayogera nti Nze nzuuno.