1 Samuel 3:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwali lumu, Eli yali yeebase mu kifo kye, amaaso ge nga gasoose okufuma; yali takyasobola kulaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo, Eri eyali akaddiye, n’amaaso ge nga gayimbadde, yali awumuddeko mu kisenge kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka mu biro ebyo, amaaso ga Eri gaali gatandiise okuyimbaala, nga takyayinza kulaba, era yali nga agalamidde mu kisenge kye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olwatuuka, mu kiro ekimu, Eli eyali takyalaba bulungi olw'amaaso ge agaali gatandise okuyimbaala, yali agalamidde mu kifo kye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka mu biro ebyo, Eri ng'agalamidde mu kifo kye, (n’amaaso ge gaali gatanudde okuyimbaala n'atayinza kulaba,)